Saturday, May 18, 2019

Olupapula lwa Bukedde lwetondedde Ssaabadiikoni w'e Mengo

Olupapula lw'amawulire olwa Bukedde ku Ssande olwafuluma nga 31 March 2019 lwafulumiddemu amawulire ag'okwetondera Ssaabadiikoni w'e Mengo Ven. John Gitta Kavuma. 

Ebikulu mu bbaluwa

"Ssebo Ven. John Gitta Kavuma Ssaabadiikoni w'e Menfo tukuwandiikidde okukwetondera mu butongole olw'ebyafulumira mu Bukedde wa January 28 2018 omwali eddoboozi ly'omu ku Bakristaayo ng'akikuteekako nti wali weenyigidde mu kutunda ettaka ly'ekkanisa e Lukuli mu bukyamu kyokka ne bakulemesa. Era ebigambo ebyo byavaako omusango mu kkooti Civil Suit No. 59 2018.

Bukedde akizudde ng'ebyayogerwa era nebiwandiikibwa mu mawulire tebyali bituufu. Era olw'okuba tebyali bituufu Bukedde tajja kuddayo kubifulumya.

Era oluvannyuma lw'okukusisinkana ne twogera era netukkaanya ku nsonga eyo tukuwandiikidde nga tukusaba otusonyiwe olw'ensobi eyo ataali ng'enderere.
"Bukedde amenyawo byeyawandiika era twetondera Ven. John Gitta." 

Ebbaluwa eyaweereddwako kkopi Omulamuzi wa Kkoti e Makindye Omulabirizi w'e Namirembe Omuwandiisi w'obulabirizi Abakubiriza b'abakristaayo ku Bulabirizi ne ku Busaabadiikoni e Mengo ku Busumba e Kibuye n'ekkanisa ya St. Luke bweyagambye mu bufune

Bukedde Newspaper apologises to the Archdeacon

Bukedde Newspaper has apologised to the Archdeacon of Mengo Archdeaconry Ven. John Gitta Kavuma and pledged never to write any defamatory articles against him and the Archdeaconry in General

Monday, May 30, 2016

Mengo Archdeaconry celebrates 130 years of Musa Mukasa MartyrdomEvery year, it becomes bigger and better. Every last Sunday of May, Christians from Mengo Archdeaconry walk from all corners of the Archdeaconry to Munyonyo, Mulungu to remember the 5th Martyr, Musa Mukasa.

Last Sunday 29th May 2016 was no exception. The service started at 10:00am with processions of Lay Readers, Clergy and the Bishop of Namirembe Rt. Rev. Wilberforce Kityo Luwalira.

The guest preacher was Rev. CAN Segawa the Principal of Uganda Martyrs Seminary Namugongo.

In his sermon, Can. Ssegawa said that Musa Mukasa was between the ages of 25 and 28 years by the time he was martyred. At his deaths he had spent 14 months in Christuanity. He was baptised on 15th February 1885 and met his death on 25th May 1886.


He said that the youths were the biggest number of martyrs. He called upon the youth to emulate him. He said that in most cases the youths wsnt to engage in get rich quick events.

He said that Musa Mukasa was a trustwothy person. He was a hard worker who served his King without fear or favour.

He said that Musa Mukasa wa such a.humble.man. He said that humility is a virtue all youths should emulate. He called upon people to behave like Mukasa did.

He said that the fear of God is the source of wisdom.
He said that if the church does not put emphasis on the children ministry, the Church might end up like in western Europe where churches are empty.
Below is part of Rev. SSegawa's sermon in Luganda.

Obuweereza obwo bwebutabeerawo ekanisa enafuwa. Mu bulaaya amakanisa gapangisobwa negafuuka amabaala ne.supermarket kubanga abantu abao tebaateekatrekebwa nga balyali bato. Tukulize abaana baffe mu kutya Katonda.

Lwaki Musa Mukasa yattibwa? Mukiweenda ekyokunonya abasomi.abanti baabaanga abomugaso tebattibwa nga. Abayimbi abaggazi abfumbi ababumbi nabalala tebaattibwanga. Emmamba eya Nankere babanga nohulambe obwobutattibwa. Musa Mukasa yalina ebirabo bingi kyokka tebyamuwonya kuttibwa.

Ekiseera kya Mwanga II kyali kya nkyukakyuka. Abantu baali bafunye n'okuyiga ebyenjawulo bingi. Ku lunaku Musa Mukasa lwe yattibwa Mwanga yali amaze okufiirwa emmundu ye nga egudde mu mazzi. Ebyobosuubuzi byali bikulaakulanye. Buli nkulaakulana lwejja abantu bakyusa embeera zaabwe. Mwanga yenyini yeyatta Musa Mukasa.

Mwanga yajjja okukulembera Buganda nga waliwo enkyukakyuka mu Buganda nga abazungu.nabawalabu.bamaze okusensera Obuganda.


Embeera eyo yamuletera okusalawo oluusi okutabanga kulungi naddala ebikwata ku nkulembera y'abantu. Ezo embeera n'abantu nobutonde bwaffe tebijja kuvaawo naye.ebyo tebituteetera kukulembera bantu n'omukono ogw'ekyuma. Mukama yatuwa obukulembeze obwo era abeera alina kyagala tutuukirize.

Dan 3: 15 ensangi zino tutera okusengeka ensonga Katonda zasobola nezatasobola.
Yategeezezza nti abantu basaanidde okukimanya nti Katonda ayinza byonna.

Nga ayogera ku bumalirivu bw'abajulizi.yategeezezza nti mubantu abattibwa e Namugongo,Mbaga tuzinde.yekka yataaloza ku muliro ogwentiisa kuba ye yakubwa mbukuuli ku mutwe.

Abajulizi abo baalina Omwoyo Omutukuvu nabeera nabo era nebwangula mu Kristo Yesu.


After the service that ended at 2:00pm, various parishes that make up the Archdeaconry presented items in their departments such as Fathers Union, CMF, CWF, Mothers Union, Sunday School, Youths and Choirs.

It was such a wonderful family day to see all Christians in this Archdeaconry seated together as brothers and sisters and competing in Christ Jesus. Over 20,000 Christians were in attendance. You could feel the presence of Jesus and the Holy Spirit as the Choir led them into a jubilant Martyrs' anthem Bewaayo composed by Yusufu Byangwa.